Ka tutandike n’akaluulu akanene ak’okwebaza buli muntu ayimiriddewo okubalibwa mwabo abalina ensibuko eyengeri yonna e Wadudma. Taata oba Maama, bajjajja, Taata, batabani na bawala.Tetusobola kwerabira "Nephews" ne "Neces", emikago n'emikwano.
Edda ennyo, okumanya kuno kwayisibwa mu biseera by’ennono omuliro ogw’akawungeezi ( Ekyoto ) ng’abakadde basanyusa ezzadde lyabwe n’enfumo n’emboozi. Bangi ku ffe tetufunangako mukisa ng’ogwo, kitegeerekeka nti bwe guli olw’enkulaakulana n’omulembe ogwa Yintaneeti/
Ffenna tukkiriza nti emirembe giyiseewo, naye osubwa kye mpulira nga twasubwa ? Kale si ffena naye nga okumanya ensibuko, netambula yaffe eyawukana. Yensonga lwaki omulamwa guno gutandikiddwa nga gwattuyamba okuwanirira onugaziya emikutu kati jetukozesa, naye nga najo ja'tandikira mu masanso.
Eno ntandikwa, ensobi nnyingi ezijja okukolebwa, wenyigiremu tugaziye okumanya teekako e toffaali ku tterekero lyokumanya ba jajja ba'ba jajja baffe ku lw'abaana no'okutuukkira ddala kubazzukulu ba'ba zzukulu baffe.
ENDIGA YE WADUDUMA
BUTAMBALA
BYETUKKIRIZAA MU
Abaana n'abazzukulu fenna wamu ku ntikko
​
Tewali a sigalira mabega
​
Agali awamu , gegaluma ennyama
​
Ayawukana ku mugendo
​
​
​
EMPISA ZAFFE
-
- Obwetowaze nga tuwa ekitiibwa abatusinga ne betusinga .
-
- Obuvunaanyizibwa munjogera ne mubikolwa
-
- Okugumiikiriza enjawukana mu munzikiriza
-
- Okussa ekitiibwa mu mpisa zonna ez’eddiini ezitumbula okubeera obumu n’enkulaakulana
-
-Okuwagiragana mu murimu gyaffe egyabuli kinno'omu oba ejiba gitandikiddwawo nga gya fenna.
-
eri amagezi n'Ebirowoozo ebipya
-
Okwttanira okumanya buli alina akalandira ku nsibuko yaffe.
EBIRUUBIRIWA BYAFFE
-
A self propelled movement of ba musayi muto mu maka nga bazannya emirimu egy’amaanyi mu maka , ebitundu
-
Okulongoosa enyingiza y’ebyenfuna mu walefare eri amaka okuyimirizaawo era nga kye kiva kinyweza Amaka.
-
Enkyukakyuka ey’olubeerera mu mutindo gw’obulamu bw’abakyala , nga bayita mu kusomesa abantu abakulu mu kutendeka bizinensi entonotono, okuva ku mutendera gw’omuntu ssekinnoomu okutuuka ku mutendera gw’ekitundu.
​
​